Report

Olulimi n’Okufutubbalwako: Ennimi Ezitalabikira ku Mutimbagano

Authors
summary

Okuwandiika n’enkozesa y’olulimi ku mutimbagano byetaaga okusingako okuwandiika obuwandiisi oba okubaawo kw’olulimi olwo oba ng’olulimi lulina kye lw’ongerako oba ekinaaluvaamu ku mutimbagano. Bwetwogera ku kyerugattako, tuba tutegeeza nti: olulimi omukozesa lw’amanyi, ate ebinavaamu lwe lulimi lw’atadde mu kisaawe ky’ebyempuliziganya (Kornai, 2013). Tuyinza tutya okwongera okutegeera abakozesa omutimbagano “ab’ekigero” abatuufu, era tusobola tutya okwongera okuyungako ennimi endala kw’ekyo ekiwaanyisiganyizibwa ku lw’obulungi bw’ ensi yonna?